Song lyrics downloaded from: https://www.albumsongandlyrics.com ------------------------------------------ Noah Kali - Sente mugenyi ------------------------------------------ ohh,ohh Nofear 26 interntainment,noah kali the bos kileeta essanyu lingi lwozikola nodawano mwatu nogaziwa neyali takwagala,nakwagala olukulaba awoza sikyafudde nalyooka akubitabita butelevu okumaliliza nga akusaba beer songa wano ngobade mwavu nga takwefasa ngera akulaba bule okugaba sikibi era akuwa kaalina yaba munowo naye bwoba ngozigaba kimanye nti bwezigwawo osigala bwa peke eyali azikoze neziggwayo yoyo akakasa byenjogera naye atazikolangako neziggwawo yoyo azalawa byenjogera alina amagezi yoyo awulira byenjogera mwatu namatira naye atalina magezi yazalawa era kano akayimba nkakusindikidde CHORUS bwezikuggwako,bulimu akaduka, sente mugenyi naye bweziba wezili buli omu akweyuna sente mugenyi bwezikugwako nomubiri guduka sente mugenyi naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna sente mugenyi embulilire tefa yonna kija okimanyi kinyaga bitono sagala owoze nti sakugamba nga ntibwoba nesente nemikwano nagyo obera nantoko naye ate bwezigwawo, osigala bwanamuningina bona, bakudukako kati muganda wange labila kubaalina sente nezigwawo ensi nga kati ebanyiga nyoo ona na na naye bino kanzilye abaana balikola ezabwe fala genda eri leka kubanga kapere ono atema etabi lyomuti kwatude okulya sente sikibi kasita obeera nga opima ,kasita obeera ngogabangabe awo gwemujinga number emu ona na na x2 chorus CHORUS bwezikugwako,bulimu akaduka, sente mugenyi naye bweziba wezili buli omu akweyuna sente mugenyi bwezikugwako nomubiri guduka sente mugenyi naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna sente mugenyi CHORUS BRIDGE kale okuzilya zilye ngokimanyi nti togenda kugwamu ,sente mugenyi ate bwobanga owedemu ojakola nyo okuzizaawo,mpise muluyimba luno nkulage olugendo lwa ssente olugendo lugenda lutya ,abamanyi olugendo luno bwelutambula bebo bolaba abakonamu, atayagala byenyimba ,obutabitwala beera wa dembe nze nkulaga makubo ga sente bwegatambula olondeko lyotwala, NO FEAR 26 INTERTAINMENT ona na na NOAH KALI THE BOSS ona na na CHORUS bwezikugwako,bulimu akaduka, sente mugenyi naye bweziba wezili buli omu akweyuna sente mugenyi bwezikugwako nomubiri guduka sente mugenyi naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna sente mugenyi CHORUS bwezikugwako,bulimu akaduka, sente mugenyi naye bweziba wezili buli omu akweyuna sente mugenyi bwezikugwako nomubiri guduka sente mugenyi naye bweziba wezili nomubiri gukweyuna sente mugenyi